Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 127 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

General Katumba Wamala asabye abavubuka obuteenyigira mu bikolwa bireeta butabanguko.

July 27, 2015 · Mubiru Ali

images_20Omuduumizi wa Amagye ga Uganda General Katumba Wamala asabye abavubuka obuteenyigira mu bikolwa bireeta butabanguko mu ggwanga.

General Katumba era abikkudde ekyama n’agamba nti bagenda kuwandiika abavubuka abasoba mu 3000 bayingire Amagye.

Abadde ku Kkanisa ya Bethel Healing Center e Iganga era n’awaayo obusawo bwa sseminti 100 okumaliriza Kkanisa eyo.