Breaking
News: Eyaliko Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among olunaku lweggulo yalabiseeko mu lutuula lwa Palamenti oluvannyuma lwenaku 83, ngayita ku mukutu News: Tosubwa concert ya Ray G ku Sunday eno nga 9 August ku kisaawe e Kololo. News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 285 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

General Katumba wamala alabudde abagoba b’ebidduka.

December 14, 2015 · Mubiru Ali

Akulira amagye mu ggwanga General Katumba Wamala alabudde abagoba b’ebidduka obutavuga ndiima ate n’okwegendereza obulamu bw’abantu naddala mu biseera bino ebyennaku enkulu.

General Katumba bino yabyogeredde ku mukolo gw’okukungubagira abadde omubaka omukyala owa Bukomansimbi Susan Namaganda nga bino byabadde Makindye Lukuli mu maka ga Hon. Mukasa Mbidde.

Omikolo gy’okusabira omugenzi gyakulembeddwamu Chaprain wa St. Lawrence University, Fr. Samuel Kaboggoza.