Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
Gen. Tumwine atabukidde abamubika
January 3, 2021 · Mubiru Ali
Hon. Gen Elly Tumwine – MP avuddeyo nawanjagira Bannayuganda okwewala amawulire amakyamu agabadde gatambuzibwa ku Social Media nti afudde. Gen. Tumwine agamba nti si mulwadde muyi era tali mu Ddwaliro. Abaagalizza Sunday ennungi.