Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,279 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Gen. Tumukunde bamumye bail

April 14, 2020 · Mubiru Ali

Okuwulira okusaba kwa Gen Henry Tumukunde okufuna ‘bail’ kuwedde nga abadde abadde ku vidiyo mukomera e Luzira.
Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Justice Kwesiga agaanye okusaba kwe nga agamba nti mu kiseera kino eggwanga liri ku ‘Lockdown’ olwa ekirwadde kya #COVID19 wam n’okulemererwa okuleeta abamweyimirira nga Basirikale baggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF abali waggulu w’ejjinja lya Gen. Tumukunde nga bakyali mu maggye wamu n’ebbaluwa ebanjula eri ekkooti okuva ewa Chief of Defense Forces.