Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Gen. Saleh olunaku lw’abazira yalukulizza Kikandwa
June 10, 2019 · Mubiru Ali
Gen Caleb Akandwanaho Rtd -Salim Saleh olunaku lw’wabazira olw’omwaka 2019 yalukwatidde Kikandwa n’abatandikawo ekibinja kya National Resistance Army (NRA) ekya Kabalega. Maj Gen Sam Waswa, eyasooka okuyingizibwa yabaddewo ne Maama we.