Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 280 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Gen. Saleh Bannamawulire yabasabye okwetegeka obulungi – Maj. Kiconco

January 10, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekitongole ekya Operation Wealth Creation – Uganda OWC Maj. Kiconco Tabaro avuddeyo nasambajja ebibadde bitambuzibwa ku mikutu gya social media nti Gen. Salim Saleh olunaku lw’eggulo yavudde mu lukiiko lwa Bannamawulire abasaka aga Entertainment abegattira mu kibiina kyabwe ekya Entertainment News Reporters Association ababadde bataamye obugo e Gulu nga baagala basasulwe olwamawulire agawagira
National Resistance Movement – NRM ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.
Kiconco agamba nti Gen. Saleh teyavudde mu Lukiiko wabula bano yabasabye batereeze ensonga z’ekibiina ekibagatta basobola okuganyulwa mu nkola eya OWC kuba ya Bannayuganda bonna nga tesinzidde ku kibiina kyonna.
Kiconco era ategeezezza nti Bannamawulire bano bamukwasiddwa wamu ne Brig. Gen. Flavia Byekwaso okulaba nti babayamba.

windows lizenz kaufen