Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 445 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Gen. Mugisha Muntu ayimirizza okunoonya akalulu

November 18, 2020 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya Alliance for National Transformation-Uganda Gen. Mugisha Muntu Gregg avuddeyo nategeeza nti ayimirizza okunoonya akalulu olwa banne bavuganya nabo okukwatibwa Uganda Police Force okuli Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine wamu ne Patrick Oboi Amuriat.
Ono agamba nti okutuusa nga bateereddwa olwo bajja kugenda mu maaso. Asabye Gavumenti okukwata ensonga eno n’obwegendereza kuba kino ekiseera kyanjawulo.”