Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 300 listening Simba FM Live

Gen. Moses Ali atongozza okugaba mask

June 10, 2020 · Mubiru Ali

Olunaku olwaleero Omumyuuka wa Ssaabaminisita asooka Gen. Moses Ali atongozza okugaba kwa Masks eri Bannyuganda era nga mask 750000 zigenda kusooka kugabirwa eri Bannayuganda abali mu Disitulikiti eziri ku nsalo okuli; Adjumani, Amuru, Kyotera ne Rakai. Mask obukadde 30 zezisuubirwa okugabibwa okwetolooka eggwanga lyonna.