Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 375 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Gen Kayihura yomu kubagenda okuwummuzibwa mu maggye

May 19, 2023 · Mubiru Ali
Eyaliko Omuduumizi wa Uganda Police Force Gen. Kale Kayihura y’omu ku ba General ba UPDF abagenda okuwummula omwaka guno. Gen. Kayihura 67, y’omu ku basirikale 10 abagenda okuwummula emirimu gy’eggye ly’eggwanga mu July.
Abalala kuliko; Maj. Gen. Sam Wasswa Mutesasira, Maj. Gen. Arocha Joseph, Brig. Steven Oluka, Brig. Augustine Atwooki, Lt. Col. Juma Seiko n’abalala.