Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 351 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Gen. Katumba agenze DRC okukwasa Dott Services ebifo

December 3, 2021 · Mubiru Ali
Minisita w’ebyenguudo owa Democratic Republic of the Congo Alexis Gisaro ne Minisita w’ebyenguudo owa Yuganda Gen. Edward Katumba Wamala olunaku olwaleero lwebagenda okukwasa kontulakita ebifo awagenda okuzimbibwa oluguudo lwa Bunagana-Rutshuru-Goma ne Kasindi-Beni-Butembo mu Beni eri DOTT SERVICES LIMITED.
Bagenda kuwaayo ebifo awagenda okuzimbibwa enkambi, okweyazika ebifo webagenda okuggya amayinja okusobola okutandika okukola.
Kino kidiridde oluvannyuma lwokwekeneenya ebyuuma ebyaguliddwa Kontulakita okukola enguudo e DRC ebiri e Kampala nga bino bigenda kutwalibwa nga 4-December, 2021 okubyongera kwebyo ebiri e DRC.