Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 225 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Gayaaza High Sch bavuddeyo ku katambi

October 19, 2020 · Mubiru Ali

Essomero lya Gayaza High School livuddeyo ku katambi akabadde katambula ku ‘social media’ nga bagamba nti kamuyizi waabwe eyakwatiddwa nga asera ekiro.
Essomero ligamba nti ono yali muyizi waabwe eyatuula S.6 mu 2014 wabula bweyatuuka ku Yunivasita nafunamu obuzibu ku bwongo so ssi musezi nga bwebibadde bitambuzibwa.