Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 45 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Gavumenti yakuyamba abalimi

November 29, 2018 · Mubiru Ali

Gavumenti etongozza enteekateeka y’okuyamba abalimi n’abalunzi okwanganga enkyukakyuka y’embeera y’obudde, kibasobozese obutaddamu kufiirizibwa.
Enteekateeka eno emanyiddwa nga National Adaptation Plan for Uganda, erimu okusomesa abalimi engeri y’okufukiriramu ebirime byabwe nga tebalinze nkuba ssaako n’okubawabula ku nsigo ki zebayinza okusimba ezigumira buli mbeera ya budde.