Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,318 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Gavumenti yakuwa ba Ssentebe Piki piki

September 24, 2020 · Mubiru Ali
Minisita wa Gavumenti ez’ebitundu Raheal Magyezi avuddeyo nategeeza nti Gavumenti egenda kugabira ba Ssentebe ba LC3 Piki piki ate bbo ba Ssentebe ba LC1 bbo bakufuna ggaali maanyigakifuba.
Minisita era ategeezezza nga bwebatalina nteekateeka z’abakiise babaliko obulemu.
Minisita Magyezi ategeezezza nti eggaali ne Piki piki zino za Gavumenti so ssi kibiina kya National Resistance Movement – NRM.