Gavumenti yakutwala ssente ezikandalira ku akawunti za ‘mobile money’

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Palamenti eyisizza etteeka lya National Payments Systems Bill, 2019 eriwa Bbanka enkulu eya Yuganda (Bank of Uganda) obuyinza okugereka liyisinsi ku balina bizineensi za ‘mobile money’ wamu n’okulondoola ensimbi eziri ku akawunti za mobile money nga tezikozesebwa okuweerezebwa mu ‘Consolidated Fund’.

Share.

Leave A Reply