Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 210 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Gavumenti yakuliwa obuwumbi 200 ku bya SGS

October 17, 2023 · Mubiru Ali
Deputy Attorney General, Jackson Kafuuzi avuddeyo nategeeza Palamenti nga Gavumenti bweyolekedde okusasula engasi ya buwumbi 200 eri Kkampuni ya Societe Generale De Surveillance – SGS eyali yaweebwa kkontulakita yokukebejja emotoka mu Ggwanga.
Olukiiko lwa Baminisita mu mwezi ogwokusatu omwaka guno lwavaayo neluyisa ekiteeso kya Minisitule y’ebyentambula oba Uganda Police Force okukola omulimu guno.
Naye lwaki abakungu mu Gavumenti banguyirwa okuteeka emikono ku ndagaano nga tebanetegereza?