Breaking
News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority URA kyavuddeyo nekyanika omukozi wakyo, Sozzi Geoffrey
News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde
gavumenti ya yuganda eyise omubaka wa rwanda mu yuganda
March 2, 2019 · Mubiru Ali
Gavumenti ya Yuganda eyise bukubirire omubaka wa Gavumenti ya Rwanda atuula kuno annyonnyole ekyagazza ensalo za Uganda ne Rwanda naddala e Katuna. Wetwogerera nga emmotoka ezitisse ebyamaguzi okuva mu Yuganda tezikirizibwa kuyingira Rwanda ate nga n’ezivaayo tezikyasala.