Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 91 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Gavumenti ya NRM yakutondawo emirimu obukadde 2

November 13, 2020 · Mubiru Ali
Akwatidde ekibiina kya National Resistance Movement – NRM bendera mu kalulu k’obwa pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asuubizza okutondawo emirimu obukadde bubiri n’ekitundu mu kisanji ekijja.
Pulezidenti Museveni asinzidde Nebbi bwabadde ayogerako eri abakulembeze mu kibiina kino n’okusingira ddala abava mu West Nile.
Era asinzidde wano navumirira Bannabyabufuzi abagenda nga bakuŋŋaanya abantu mu bitundu eby’enjawulo nategeeza nga bano bwebali abalabe b’eggwanga mu kulwanyisa Ssenyiga omukambwe #COVID-19.