Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 233 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Gavumenti ya NRM yakunnama dda ku by’eddembe lyobuntu – Mao

November 17, 2023 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’essiga eddamuzi Norbert Mao; “Si mulimu ggwange okujja wano ntandike okubikirira ku mbeera y’eddembe ly’obuntu mu Uganda kuba nange kyantuuka. Njagala mbabuulire nti tewakyali kifaananyi kya Ggwanga kyakukuuma bwekituuka ku by’eddembe ly’obuntu.
Gavumenti ekunnumba bute ku nsonga eno kino nkibabuulira.”