Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 49 listening Simba FM Live

Gavumenti ya NRM tekyaswala – Hon. Mpuuga

December 14, 2021 · Mubiru Ali

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Obutaswala nokwekaza kyekiyinza okunnyonyola Gavumenti ya Pulezidenti Museveni. Omukulembeze waffe Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ngalina akwatidde ekibiina kya NUP bendera mu kalulu ke Kayunga abebyokwerinda ab’enjawulo bayiiriddwa mu maka ge okumulemesa okugenda okuunoonyeza Nakwedde akalulu.”