Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 256 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Gavumenti ya Kenya yakuduukirira Bannakenya n’ensako

March 25, 2020 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa Kenya Uhuru Kenyatta avuddeyo nategeeza nti Gavumenti etaddewo obumbi 10 mu nsimbi za Kenya okuduukirira abakadde, bamulekwa n’abantu abalala abali mu mbeera embi nga babaweereza ensimbi nga ziyita mu Minisitule y’Abakozi okusobola okubayambako mu mbeera yakatyabaga eyaleeteddwa ekirwadde kya #COVID-19. #COVID19KE