Gavumenti ya India ewadde Yuganda ddoozi emitwalo 10

GAVUMENTI YA INDIA TUBEBAZA;
Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero; “Mwebale nnyo aba Gavumenti ya India olw’ekirabo kya Ddoozi emitwalo 10 ez’eddagala erigema #COVID-19 erya AstraZeneca. Eddagala lino lituuse mu ttuntu lyaleero era ligenda kwongera amaanyi mu kugema ekirwadde kya #COVID-19 okutandika nga 10-March-2021.”

Leave a Reply