Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 139 listening Simba FM Live
News

Gavumenti terina ssente zakuwola bayizi

July 5, 2023 · Mubiru Ali
Gavumenti amabanja gagiyinze buzito, nerangirira nti omwaka guno esazizzaamu eby’okuwola abayizi ssente z’okusoma ku matendekero agawaggulu. Gavumenti egamba nti amatendekero gagibanja obuwumbi 15 ate nga n’amakubo agavaamu ssente gaakuwammanta buwammansi.
Enteekateeka eno yagunjibwawo mu 2014 okuyamba ku bayizi abatalina bulungi bisale by’amatendekero era guno gwe mulundi gwesoose okukosebwa.