Breaking
News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,202 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Gavumenti tennapondooka ku tteeka ly’ettaka – Otafiire

January 18, 2018 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku nonga za ssemateeka, General Kahinda Otafiire agamba nti Gavumenti tennapondooka ku ky'okukola enoongosereza mu tteeka ly'ettaka okufuna obuyinza obweddiza ettaka ly'obwannannyini nebweba tennasasula nnyinilyo. 

Otafiire bw'abadde alabiseeko mu kakiiko ka Palamenti ak'ebyamateeka asambazze ebyogerwa nti Gavuementi yali eggye enta mu kukola ennongeesereza mu tteeka lino era ategeezezza nti nga eky'etteeka erijjawo ekkomo bwekyayitamu, kati akadde konna boolekera Palamenti okukola ne ku ky'etteeka lino. 

Wabula ye omubaka wa Bukooli ey'amambuka Gaster n'ategeerezaawo akaiiko kano nti bo nga NRM bakkaanya okuta ebbago lino baleete eppya.