Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 563 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Gavumenti ne BOU muzimbire Famire ya Mutebile ennyumba – Palamenti

January 27, 2022 · Mubiru Ali
Ekiteeso ekireeteddwa Omubaka Solomon Silwany (Bukooli Central) ekyokulekera aba Famire yabadde Gavana wa Bank of Uganda Prof. Emmanuel Mutebile Tumusiime ennyumba erina okusulwamu Gavana wa Bbanka Enkulu abeera alondeddwa kigaaniddwa.
Wabula Ababaka omulimu bagutisse Gavumenti wamu ne Bbanka Enkulu okulaba nti Famire ye bafuna ennyumba ebagwanira. Ssaabaminisita ategeezezza Palamenti nti wakugibuulira webanaaba batuuse wiiki ejja.