Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 285 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Gavumenti eyingidde mu nsonga za busoga university

November 20, 2018 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita ow’ebyenjigiriza ebyawagulu John Chrysostom Muyingo akakasiza nga Busoga University bwetajja kukyuusibwa okuva mu district y’e Iganga okutwalibwa mu kifo oba mu district endala.

Minisita agamba nti kati University eno yakuyitibwa Busoga Public University era nga Gavumenti yakutwala obuvunanyizibwa bwonna ku bayizi ababade mutendekero lino .
omuli okufunira abayizi bano amatendekero amalala n’okubasasulira ebisale.

Kino kidiridde akakiiko k’ebyenjigiriza akokuntiko okuggala University eno.
Bino abyogerede ku Bukoyo Sec. Sch e Iganga bwabade ayogerako neba stake holder b’omu Busoga.