Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 311 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Gavumenti eyingidde mu bisale by’entambula ebyaduumuddwa

June 8, 2021 · Mubiru Ali
LWAKI MWONGEZA EBISALE BYENTAMBULA:
Akulira akakiiko akalwanyisa obukenuzi n’obuli bw’enguzi okuva mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga Col. Edith Nakalema avuddeyo kuba Bbaasi ne Takisi ababadde baduumudde ebisale by’entambula nateekawo ebisale bya ssente ebirina okusasulibwa abantu mu lukiiko lwa Bannamawulire olutudde ku offiisi ya Ssaabaminisita.
Uganda Police Force etaddewo bbaasi zaayo 6 zitambuze abayizi abagenda mu byalo kubwereere.