Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,085 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Gavumenti eyimbule abavubuka bonna abakwatibwa olwebyobufuzi – Ssaabasumba Ssemogerere

April 11, 2022 · Mubiru Ali
Archbishop w’essaza ly’e Kampala, Rt. Rev. Paul Ssemogerere, avuddeyo nawanjagira Gavumenti eyimbule abasibe bonna abakwatibwa olw’ebyobufuzi nga bangi ku bano bavubuka. Ono agamba nti abavubuka bano basaana bayimbulwe kuba balina okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina amaanyi nga nablala balina abakadde bebalabirira.
Bino byabadde mu bubaka bwe obwa Sande yokunyeenya amatabi wamu nokujaguza olunaku lwa Roman Catholic Youth Day e Kisubi.