GAVUMENTI EYIMBULE ABAKWATIBWA MU KISEERA KYOKULONDA – KATIKKIRO

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Abavubuka banji baakwatibwa mu biseera byokunoonya akalulu.
Gavumenti egamba baakwatibwa nebissi, tusaba byanjibwe tubirabe, nolukwe lwokutabula Eggwanga lwogerwe tulumanye.
Okubalemeza mu makomera kisibyeewo obunkenke.
Kiremesa kitya gavumenti okunoonyereza nga abantu abo bali wabweru?
Tusaba Gavumenti abantu abo bayimbulwe.”
#BugandaLukiiko
Share.

Leave A Reply