Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 279 listening Simba FM Live

Gavumenti eyagala kweddiza musango mabiriizi gweyawawabira Bobi Wine

September 3, 2020 · Mubiru Ali
Male Kiwanuka Mabirizi avuddeyo neyekubira enduulu eri omulamuzi omukulu owa Kkooti ya Buganda Road nga awakanya ekya Resident State Attorney okuvaayo nategeeza nga Gavumenti bweyagala okweddiza omusango Mabiriizi mwayagala okuvunaanira Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine nga agamba nti yalimba offiisi ekola ku ppaasipooti wamu ne Palamenti omwaka gw’obuzaale bwe nti yazaalibwa mu 1982 so ssi 1980.