Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 362 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Gavumenti eyagala ebifo ebimu bitandike okugaana abatali bageme COVID-19 okubiyingira

December 23, 2021 · Mubiru Ali

Minisita Dr. Chris Baryomunsi avuddeyo nategeeza mu Lukiiko lwa Bannamawulire olunaku olwaleero ku Media Center nti Olukiiko lwa Baminisita bwerwayisizza ekiteeso kya Ministry of Health- Uganda okuwa ebitongole omuli; amasomero, amalwaliro, namasinzizo olukusa okugaana abantu abatali bageme kirwadde kya COVID-19 okuyingira okufuna obuweereza.