GAVUMENTI EYAGALA BONGEZEEYO OKULONDA KWA SIPIIKA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ssaabaminisita wa Yuganda era nga yakulira entambuza y’emirimu gya Gavumenti mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga, Dr. Ruhakana Rugunda, avuddeyo nawandiikira Sipiika wa Palamenti, Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga ku lwa Gavumenti ya National Resistance Movement – NRM, ng’asaba atuuze akakiiko akafuzi aka Palamenti, kasobole okwongezaayo okulonda kwa Sipiika awamu n’omumyuka we aba Palamenti eye 11.
Share.

Leave A Reply