Breaking
News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj. News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority URA kyavuddeyo nekyanika omukozi wakyo, Sozzi Geoffrey News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 358 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

gavumenti eweze waragi w’omubuveera

March 2, 2019 · Mubiru Ali

Minisitule y’ebyobusuubuzi, amakolera n’obweggasi evuddeyo newera okukola wamu n’okufulumya waragi nga ateekeddwa mu sachet okutandika nga 30th May 2019, abalina amakolera ga Waragi balagiddwa okukozesa obuccupa obwa Plastic oba obwa Glass era nga Minisitule etaddewo akakiiko akagenda okulondoola wamu n’okuteekesa ekiragiro kino mu nkola.