Breaking
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 352 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Gavumenti eweze amawulire ku kwekalakaasa kwa FDC

May 5, 2016 · Mubiru Ali

Gavumenti eweze emikutu gya Laadiyo gyonna ne  Telefaayina okukwata amawulire ga FDC ku kwekalakaasa .

Minisita w’ensonga za mawulilre Jim Muhwezi abadde ayisa ekiragiro kino ku kitebe kya Gavumenti ekya Mawulire mu lukungaana lwa Bannamawulire omubadde ne Ssaabawolereza wa Gavumenti Fred Ruhindi n’omumyuka we Rukutana Mwesigwa wamu ne Ssaabaduumizi wa Police General Kale Kayihura ne Godfrey Mutabazi akulira ekitongole kya UCC .

Muhwezi agamba nti omukutu gwa mawulire gwonna ogunaakwatibwa nga gukwata obutereevu amawulire g’ebikolwa by’obugyemu eri Gavumenti  obutereevu gwa kuggalwa mbagirawo .