Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Gavumenti eveeyo eyimirize ekivulu kya Nyege Nyege – Nsaba Buturo

September 4, 2018 · Mubiru Ali

Hon James Nsaba Buturo nga yaliko omubeezi wa Minisita akwasisa empisa avuddeyo mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga nategeeza nti ekivulu kya Nyege Nyege ekigenda okubeera e Jinja ku weekend eno kigenda kukungaanya abali be bisiyaga era kisaana kiyimirizibwe.