Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 392 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Gavumenti etwongeze omusaala gweyatusuubiza – Bakozi

May 22, 2019 · Mubiru Ali

National Organisation of Trade Unions NOTU ekibiina ekitaba abakozi mu ggwanga kivuddeyo nekitegeeza nga bwekigenda okukunga abakozi ba Gavumenti mu Ggwanga okuvaayo bekalakaase singa Gavumenti tevaayo nessa munkola ekisuubizo kyeyawa ekyokwongeza abakozi omusaala mu bunnambiro.
Christopher Werihke Ssaabawandiisi wa Notu agamba nti bawadde Gavumenti nsalesale wakutuusa nga enaku z’omwezi 30 May nga etadde mu nkola ekisuubizo kyeyawa nti singa tekikolebwe bakukunga abakozi ba Gavumenti bekalakaase.