Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 593 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

GAVUMENTI ETEGESE OKUGEMA EKIRWADDE KYA COVID-19 OKWEKIKUNGO OKUTANDIKA ENKYA

May 30, 2021 · Mubiru Ali
https://youtu.be/BIkbdb3iXSM
Omwogezi wa Ministry of Health- Uganda, Emmanuel Ainebyoona avuddeyo nategeeza nga Minisitule bwetegese okugema kw’ekirwadde kya #COVID-19 ku kisaawe kya Kololo Independence Grounds okusobozesa abantu abawerako okugemebwa.
Ainebyoona agamba nti okugema kuno kwakutandika olunaku lw’enkya ku bbalaza okuva ssaawa 3 ezokumakya okutuusa ssaawa 11 ezolweggulo nga kwakumala enaku 10 nga ekigendereddwamu kwekulaba nti eddagala lino terifiirawo kuba liggwako nga 10-July-2021.
Wabula alabudde abo bonna abagenda okugemebwa okugoberera ebiragiro ebyateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya COVID-19.

instagram views kaufen