BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Gavumenti etandise okutiitiira olw’enkyukakyuka eggya – Besigye.

Okusinziira ku bikolwa eby’obukambwe ebyayoleseddwa eggulo police ku bawagizi ba  Col . Besigye avuganya ku ntebe y’obwa pulezidenti mu kalulu akabuzaayo essaawa obusaawa okukubwa ,  Besigye agamba nti kati Gavumenti ya NRM etandise okutiitiira olw’akazito k’enkyukakyuka akagituuziddwako bannayuganda .

Besigye bino abyogereddde mu lukiiko lwa bannamawulire lw’atuuzizza  ekya ya leero mu makage e Kasangati mwasinzidde okukisimbako amannyo nti ekiseera kya Gavumenti eno kisigazzaayo ennaku bbiri zokka nga bannayuganda bamaze okulonda enkyukakyuka kyebaagala .

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply