BREAKING NEWS
Observer: Until governments act, Africans will seek Western citizenships Observer: Call it what it is: An abduction is not an arrest MBU: I thought I was too cool to get HIV – MC Kats reveals mystery MBU: King Saha announces 2026 concert at Kololo Independence Grounds Red Pepper: HUGE SCANDAL! Newplan Boss Omulen Cited In Fake Money Racket As 11 Are Caged Over Sh11bn ‘Industrial Park’ Land Scam Red Pepper: WAKISO DISTRICT IMPUNITY! Fired Worker Wins Sh36m Court Payout East News: SFC Soldiers Pick Up Former Kampala City Mayor, Elias Lukwago East News: Kabanda Sacked as PLU Secretary General Pulse Uganda: Lukwago taken from home by security operatives Pulse Uganda: Nigerian producer ePianoh urges more collaborations with Ugandan artistes

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Gavumenti etandise okugabira emmere abakoseddwa ekyeya

Gavumenti egamba nti etandise okugaba emmere eri abantu abali mu bitundu ebikoseddwa ekyeya ekiviiriddeko enjala kakutiya etandise okutwala obulamu bw’abawerako 

Kino kiddiridde abantu abawerako wamu n’ebisolo okutondoka olw’enjala ani amuwadde akatebe evudde ku kyeya ekibengeye ebitundu by’ebugwanjuba naddala Isingiro, ebitundu by’e Teso wamu n’e Karamoja nga abangi kibalese bafumbya miyagi.

N’ayogerako ne bannamawulire ku ssegejjero lya Gavumenti  – Uganda Media Center mu Kampala, akulira eby’ebirime mu Minisitule y’ebyobulimi, Okaosai Opolot agamba nti ebimotoka ebitwala kasooli bimaze okugoma e Isingiro ne Teso .

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply