Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Gavumenti etandise okufuyira ensiri mu butale omusula abasuubuzi
April 17, 2020 · Mubiru Ali
Olunaku lwaleero Dr. Diana Atwine atongozza okuyira eddagala eritta ensiri mu butale nga batandikidde mu katale k’e Nakawa abasuubuzi gyebasula nga ekubo erimu eyokulwanyisa omusujja gw’ensiri. Kino kyakukolebwa mu butale obuli mu Kampala, Mukono ne Wakiso.