Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 624 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Gavumenti etaddewo amateeka amakakali okukendeeza obubenje

May 30, 2018 · Mubiru Ali

Gavumenti evuddeyo neteekawo amateeka amapya kubidduka oluvannyuma lw’akabenje akaggwawo e Kiryandongo omwafiira abantu 22. Ku bbalaza Kkabineti yayisiza ebiragiro ebipya ku bidduka ebyaleeteddwa Minisitule y’ebyenguudo.

Okusinziira ku biragiro ebipya buli motoka ezisaabaza abantu n’ebintu okuteeka speed limiters eza Digital ate ezo ez’emigugu wamu n’okuzikebera oba nga zisaanye kunguudo.

Wagenda kuteekebwawo driving permit empya eri abo abavuga emotoka ennene era nga bakusunsulwamu era nga bajja nga kutendekebwa buli luvannyuma lwabbanga.

Drivers of cargo vehicles will require accreditation and there will also be introduction of a Graduated Driving Licence that will compel drivers of commercial vehicles to undergo periodic refresher courses and training.