Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 221 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Gavumenti etadde envumbo ku akawunti zabadde Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among wamu nokumugaana okutambula.

May 21, 2026 · Radio Simba

🚨 Gavumenti etadde envumbo ku akawunti zabadde Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among wamu n’okumugaana okutambula.
Ensonda mu byokwerinda zitegeezezza nti akawunti ze mu bbanka ezenjawulo zateereddwako envumbo oluvannyuma lwakafubo akabaddewo ku wiikendi omwabadde abakulu mu byokwerinda, Kaliisoliiso wa Gavumenti, Bambega ba Uganda Police Force, abakungu mu Financial Intelligence Authority wamu ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News