Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 550 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Gavumenti esobola okukola ekisinga nekukuggyako Yintaneeti – Museveni.

February 21, 2016 · Mubiru Ali

FB_IMG_1456071216529

Eyaakalangirirwa ku bwa Pulezidenti mu kisanja ekiddako eky’emyaka etaano okuweza 35 ku ntebe y’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni agamba nti Gavumenti okuggyako emikutu gya Yintaneeti kintu kitono nnyo era esobola okukola n’ekisingawo.

Museveni agamba nti waabaddewo enteekateeka ya Col Dr. Kizza Besigye okwerangirira ng’akozesa Yintaneeti. Pulezidenti ayongerako nti Gavumenti tezannyirwako.

Bino Pulezidenti Museveni abyogeredde mu lukungaana lwa bannamawulire lw’atuuzizza e Rwakitula mu maka g’obwa Pulezidenti.