BREAKING NEWS
MBU: King Saha backs Portugal for 2026 World Cup, wants Ronaldo’s farewell triumph MBU: Kuseim The Baddest, Ayo Bassboi, and Chemical Ali Nicer share their proudest productions Observer: Focus turns to Ghana, DR Congo Observer: Uganda, Burundi proudly represented through Australia at World Cup Pulse Uganda: Did former Miss Rwanda Jolly Mutesi scam Bebe Cool? Red Pepper: HUGE SCANDAL! Newplan Boss Omulen Cited In Fake Money Racket As 11 Are Caged Over Sh11bn ‘Industrial Park’ Land Scam Red Pepper: WAKISO DISTRICT IMPUNITY! Fired Worker Wins Sh36m Court Payout Pulse Uganda: Muhoozi called to go after Justice Baguma instead of Lukwago East News: SFC Soldiers Pick Up Former Kampala City Mayor, Elias Lukwago East News: Kabanda Sacked as PLU Secretary General

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

GAVUMENTI ESAZIZZAAMU LAYISINSI ZA KKAMPUNI 8 EZITWALA ABANTU EBWERU

GAVUMENTI ESAZIZZAAMU LAYISINSI ZA KKAMPUNI 8 EZITWALA ABANTU EBWERU:
Gavumenti olunaku olwaleero evuddeyo nerangirira nga bwesazizzaamu layisinsi zabitongole 8 ebitwala abantu mu nsi z’ebweru okukola emirimu egy’enjawulo olw’ensonga eziwerako ezitagenda bulungi. Ku zino kuliko: Middle East Consultants Limited, Elite Placement Consulting – Kitintale, Eagle Supervision Limited, Ridars Uganda Limited, Al Saudi Agency Limited, Forbes Enterprise, Fly International Jobs, HBM International Recruitment, Sahara Recruitment Limited neTop Notch Recruitment Services Limited.
Bwabadde ayogerako eri Bannamawulire olwaleero, Agnes Igoye, Deputy National Coordinator for Prevention of Trafficking of Persons mu Ministry of Internal Affairs ategeezezza nti ezimu ku kkampuni zino zajingirira ebiwandiiko, nti era bafuna okwemulugunya ku kkampuni zino okuva mu Ministry of Gender asabye Bannayuganda obutazikozesa kuba tezikyalina layisinsi kutwala bantu bweru nti era alaba omuntu yenna nga alina gwadyekadyeka nti akolera kkampuni zino ategeeze mangu abobuyinza.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply