Gavumenti esazeemu endagaano gyeyakoze ku byemmwaanyi – Balimi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Abalimi b’emmwaanyi okuva mu bibiina ebyenjawulo ebibagatta bawajagidde Gavumenti ne Palamenti okulaba nti endagaano eyakoleddwa wakati wa Gavumenti Uganda Vinci Coffee Company esazibwamu kuba enyigiriza wamu n’okusosola Bannayuganda.
Okusaba kuno bakukoledde mu Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobusuubuzi olwaleero.
Share.

Leave A Reply