Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 383 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Gavumenti eragidde kkampuni z’amasimu okuzzaako layini zonna ezaasalibwako

May 23, 2017 · Mubiru Ali

Gavumenti eragidde kkampuni z’amasimu okuzzaako layini zonna ez’amasimu ezaali zisaliddwako. Kino kidiridde Pulezidenti Museveni okwongezaayo ebbanga lya myezi essatu.

Bino byonna byavudde mu nsisinkano  ye n’ababaka ba NRM e Ntebe .  Nsalesale omupya ow’okusalako layini ajja kubaawo mu August 30 era nga yagambye  nti ku luno tejja kubaawo kwongezaayo kulala.

Ye Nampala wa w’ababaka  mu Palamenti abali ku ludda lwa Gavumenti , Ruth Nankabirwa mu kwogerako eri Bannamawulire yagambye  nti  mu kujjako layini mwalimu ensobi nnyingi okuli n’okujjako abo abali bandiisizza layini zaabwe.