GAVUMENTI ERABUDDE ABAAGALA OKWEKALAKAASA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
GAVUMENTI ERABUDDE ABAAGALA OKWEKALAKAASA:
Gavumenti evuddeyo nerabula abo bonna abalina enteekateeka z’okukyankalanya okulayira kwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okulina okugenda okubeerawo ku lwokusatu nga 12-May-2021 e Kololo ku kisaawe. Bino byogeddwa Minisita avunaanyizibwa ku kulungamya eggwanga Judith Nabakooba bwabadde ayogerako eri Bannamawulire nasaba abavubuka okwesamba ebikolwa ebyokwekalakaasa kuba ebitongole byebyokwerinda byetegefu okukwata oyo yenna anagezaako okyakalanya.
Share.

Leave A Reply