Gavumenti enoonya obuwumbi 8.5 okufuna abasawo abapya 720

Gavumenti enoonya obuwumbi bw’esimbi za Yuganda munaana n’ekitundu (8.5 bn) okusasula abasawo abapya 720 wamu n’okuteeka ebikozesebwa mu ddwaliro ly’e Mulago  – Kawempe ne Kiruddu 

Obubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’obulamu, Sarah Opendi agamba nti abasawo abali mu malwaliro gano mu kiseera kino baggyibwa mu Mulago omukadde olw’okuba nti ali mu kuddaabirizibwa kyokka nga eddwaliro lino linaatera okuggwa okuddaabirizibwa era nga abasawo balina okuddayo eno.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Okutambuza ekkubo ly’omusaalaba