Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,257 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Gavumenti ekomye ebikolwa ebyokutulugunya – Sejusa

May 24, 2016 · Mubiru Ali

Eyali akulira ebitongole ebikessi General David akukkulumira ebikolwa bya Gavumenti ebyokutulugunya abagivuganya.

Yabadde ayogerako eri ba namawulire ng’akyalidde akulira abavubuka mu FDC Zerida Kakayi eyabuzibwawo ebbanga n’asuulibwa ku mugga Kaswa nga akubiddwa mizibu, yamenyeka amagulu wamu n’amagumba olwokutulugunyizibwa.

Sejusa agamba nti mu Gavumenti eno bangi bafudde abalala nebateekebwa mu Safe houses.