Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 487 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Gavumenti ekirizza ebivvulu okuddamu wabula n’obukwakulizo

December 16, 2020 · Mubiru Ali
Okusinziira ku National Cultural Forum, Gavumenti esazeewo okukiriza ebivvulu biddemu ku kakwakulizo nti bibeera mu bifo ebirondemu okutandika ku ssaawa emu ey’okumakya obutasukka ssaawa emu ey’ekiro. Kino kyakutandika ku lwomukaaga nga 19-December-2020.
Bbo abategesi b’ebivvulu abafiirwa abaalina ebivvulu abakosebwa lockdown nabo baweereddwa akawumbi kamu mu obukadde 200 okubaliyirira nga ziyise mu Minisitule y’ekikula ky’abantu.