Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 230 listening Simba FM Live
News

Gavumenti ekirizza abasenze okusaba liizi ku ttaka lya Gavumenti – Minisita Nabakooba

September 27, 2025 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba n’enkulaakulana y’ebibuga Hon. Judith Nabakooba avuddeyo nategeeza nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bwakirizza Minisitule ye okugaba liizi eri abasenze ku ttaka lya Gavumenti okwetoloola Eggwanga lyonna. Bino abyogeredde ku mukolo gwa National Resistance Movement – NRM e Ssekanyonyi ne Maanyi mu Disitulikiti y’e Mityana.

#ffemmwemmweffe